EPISODE · Dec 7, 2020 · 3 MIN
In The City Where the Lamb is the Light-LUGANDA
from Speckled Bird Ministries Podcast · host Speckled Bird Tabernacle
Waliyo ensi emitala w'emmunnyeenye, Waliyo ekibuga etabeera kiro; Bwe tuba abeesigwa tuligenda eyo, Mu kibuga Ye nga kye kitangaala. Chorus Mu kibuga Ye kye kitangaala, Mu kibuga etabeera na kiro; Nina ennyumba yange eyo, nga mpangudde ebizibu, Ngenda eyo Yesu nga kye kitangaala. Wano tulina ennaku ez'omusana, Tumanyi zinafuuka ez'ebire, N'enkuba nga ffe tetunava wano, Okugenda eyo Ye nga kye kitangaala. Ebimuli eyo bikula era olunaku Lwa lubeerera omutali na kiro; N'amaziga gaffe galisangulwa, Mu kibuga Ye nga kye kitangala. Bulijjo tufuna ebinakuwaza, Nga ebirwanyisa essuubi lyaffe bingi; Yadde tukaaba, tuliba n'essanyu, Mu kibuga Ye nga kye kitangaala. Ng'enjuba teri ng'enzikiza ekutte, Mmeeme yange tetye nzikiza yonna; Kuba mmanyi mu Ggulu eriyo ekifo, Mu kibuga Ye nga kye kitangaala.
Embed this episode
NOW PLAYING
In The City Where the Lamb is the Light-LUGANDA
No transcript for this episode yet
Similar Episodes
No similar episodes found.
Similar Podcasts
No similar podcasts found.