EPISODE · Oct 27, 2025 · 32 MIN
[Luganda] Okuzimba obwesigwa, ebitone n'obuyiiya okumalawo malaria
from New Vision Podcast · host New Vision
Kiki ekyakusikiriza okukuguka mu kunoonyereza ku kirwadde ekireeta omusujja gw’ensiri?Ebituukiddwako mu kunoonyereza ku kirwadde kya Malaria.Okunoonyereza kwemukoze kuyambye kutya okutereeza mu nkwata y’ekirwadde?Malaria ayimiridde atya mu ggwanga era omugeraageranya otya ku myaka egiyise?Bitundu ki ebisinga okutawaanyizibwa obulwadde obuleeta omusujja gw’ensiri?Malaria yatangirwa atya luli bwogeraageranya bwekiri leero?Enkola y’okukendeeza omusujja gw’ensiri etuukiddwako etya?Kika kya bantu ki ekisinga okutawaanyizibwa obulwadde buno era babweriinde batya? Mugaso ki oguli mu kukozesa eddagala eritangira omusujja awamu n’enteekateeka y’okukendeeza obungi ensiriVaccine ekubibwa abaana okubatangira okukwatibwa omusujja gw’ensiri ekoze etya?Nteekateeka ki ereeteddwa okusomesa abantu okwerinda omusujja gw’ensiri ku byaalo?Uganda egeraageranyizibwa etya mu mawanga ga Africa ne munsi yonna okulwanyisa Malaria? Lwaki olowooza okunoonyereza ku Malaria kikyetaagisa n’amaanyiNkola ki empya ezireeteddwa okukebera n’okujjanjaba Malaria?Nnyonnyola omulabi obuyiiya bwa gene drive kyebuli ne bwebukola?Target Malaria Project egenda kukozesa etya ensiri zeyalula kiyite gene drive?Abantu balina kutya ki eri ensiri ezaaluddwa era bagumye ate obawe n’amagezi okwongera okwerinda MalariaOlowooza okumalawo malaria mu ggwanga kisoboka?Dr. Martin Lukindu, omukugu mu kunoonyereza ku nsiri Target Malaria - Uganda
Embed this episode
What this episode covers
Kiki ekyakusikiriza okukuguka mu kunoonyereza ku kirwadde ekireeta omusujja gw’ensiri? Ebituukiddwako mu kunoonyereza ku kirwadde kya Malaria. Okunoonyereza kwemukoze kuyambye kutya okutereeza mu nkwata y’ekirwadde? Malaria ayimiridde atya mu ggwanga era omugeraageranya otya ku myaka egiyise? Bitundu ki ebisinga okutawaanyizibwa obulwadde obuleeta omusujja gw’ensiri? Malaria yatangirwa atya luli bwogeraageranya bwekiri leero? Enkola y’okukendeeza omusujja gw’ensiri etuukiddwako etya? Kika k...
NOW PLAYING
[Luganda] Okuzimba obwesigwa, ebitone n'obuyiiya okumalawo malaria
No transcript for this episode yet
Similar Episodes
No similar episodes found.
Similar Podcasts
No similar podcasts found.