EPISODE · Dec 14, 2025 · 4 MIN
Self-Discovery | Omuntu Yenna Okwezuula Ekituufu Kyaali Nsonga Nkulu Nnyo Munsi Eno.Gwe Wezuula? Ep1
from OMUMBEJJA W’EMITIMA’S VOICE · host Omumbejja w’Emitima
This episode is about self-discovery — knowing who you are before the world tells you who to be. A gentle conversation in Luganda and English about identity, purpose, and inner truth. Obulamu Okutambula Obulungi munsi, Kisookera Kuffe Kwezuula, nga tumanya ekituufu kyetuli, nga tukikiriza ate netukigoberela. Mukwezuula Mwemuva emirembe, essanyu, n’okwenyumiriza mw’ekyo kyetuli. Omuntu yenna atanezuula ensi emukaluubirila, aba teyetegeera, emikisa gye gy’esiba, ebintu tebitambula, aba nga eyakolimirwa, era y’ekyaawa n’okwekyaawa, oluusi n’okwejja mubulamu bw’ensi. Nsaba Twezuule, Ayagala Okundabako mu video nga njogera kunsonga eno,Noonya “Omumbejja w’Emitima” Ku youtube & Subscribe. 👉🏾 https://youtu.be/-GquRuF_v9g?si=G_WABOxMwzjGrTfC
Embed this episode
Ready to play
Self-Discovery | Omuntu Yenna Okwezuula Ekituufu Kyaali Nsonga Nkulu Nnyo Munsi Eno.Gwe Wezuula? Ep1
No transcript for this episode yet
Similar Episodes
No similar episodes found.